Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 376 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Sipiika Luyombya adduukiridde essomero eryakwata omuliro

October 9, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Kkanso y’e Nakawa Godfrey Luyombya era nga yemutandisi wa Godfrey Luyombya Foundation, adduukiridde essomero lya Side View Nursery and Primary School erisangibwa e Mbuya mu Nakawa eryakwata omuliro gyebuvuddeko ebintu bingi nebyonoonebwa omwali n’entebe.

Ono atonedde essomero lino n’entebe 100 okwo kwogatta n’ebintu ebirala ebikozesebwa abayizi mu kusoma.

#ffemmwemmweffe