Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Sipiika Kadaga aweerezza obubaka bwa ssekukulu

December 22, 2018 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga mububaka bwe obwa Ssekukulu akubirizza Bannayuganda bonna okubeera obulindaala buli kadde mu kiseera kino ekyebikujjuko. Asabye ebitongole ebivunaanyizibwa ju by’okwerinda mu Ggwanfa okukuuma Bannyuganda basobole okuyingira obulungi mu mwaka omupya. Akubirizza n’abazadde okufaayo okukuuma abaana baabwe mu kiseera kino naddala babakuume okulaba nti tebawambibwa bakyala kimpadde.