Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live

Sipiika Kadaga akungubagidde Mkapa

July 27, 2020 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga naye agenze ku kitebe kya Tanzania mu Yuganda okukungubagira eyaliko omukulembeze wa Tanzania Benjamin William Mkapa, Ono eyali omukulembeze wa Tanzania owokusatu okuva mu 1995 – 2005 yafa wiiki ewedde mu kibuga Dar es Salaam.