Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 670 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Sipiika Bannayuganda bakyabuzibwawo – Hon. Nambooze

March 2, 2021 · Mubiru Ali
ABANTU NGA BASUSSE OKUBUZIBWAWO;
Hon. Betty Nambooze Bakireke; “Nnyabo Sipiika, kizibwe wange Bukenya Victor amaze wiiki bbiri nga talabikako. Waliwo ne Bannayuganda abalala bangi bakyagenda mu maaso nga bakubizibwawo awatali mayitire. Nnyabo Sipiika nsaba okirize Bammemba okuleeta okwemulugunya kwabwe Palamenti eyise ekiteeso.”