Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 510 listening Simba FM Live

Sipiika ayise Bobi Wine annyonyole byeyayogedde ku bukadde 20

April 24, 2020 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga avuddeyo nalagira Omubaka wa Kyaddondo East era Munnakisinde kya People Power – Uganda Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okuvaayo mu buwandiike akole sitetimenti era alabikeko mu maaso ga Rules Committee annyonyole ku byeyayogedde ku ssente obukadde 20 obwabadde buweereddwa Ababaka.