Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 363 listening Simba FM Live

Sipiika ayise Baminisita abamenya ebiragiro bya COVID-19

July 14, 2020 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palementi Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga ayise bukubirire Baminisita Jane Aceng ne Benny Namugwanya balabikeko Palamenti bannyonyole kubigambibwa nti bamenye ebiragiro ebyasibwawo okulwanyisa #COVID-19 mu Yuganda nebakuba enkugaana nga bwebalabikidde mu bifaananyi eby’enjawulo.