Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,496 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Sipiika ayanjizza ebyobugagga bwe eri IGG

March 11, 2021 · Mubiru Ali
EBYO BYEBYOBUGAGGA BYANGE;
Olunaku olwaleero Omukubiriza w’Olukiiko Olukulu olw’Eggwanga

Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga awaddeyo ebiwandiiko ebyoleka eby’obugagga bwe, ensimbi zayingiza n’ebirala eri kaliisoliiso wa Gavumenti.
Sipiika era atongozza kye bayise ‘exit declaration module’ eyazimbiddwa ekitongole kya Kaliisoliiso wa Gavumenti.