Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Sipiika asisinkanye LOP ne Wangadya

December 11, 2023 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among asisinkanye akulira akakiiko akalera eddembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC, Mariam Wangadya mu maaso g’akulira oludda oluwabula Gavumenti, Hon Mathias Mpuuga Nsamba, Commissioner Hon. Solomon Silwany ne Hon. Abed Bwanika okulaba engeri gyebasobola okusisinkanamu abakulu mu Minisitule n’ebitongole ebikwatibwako ensonga z’ebyokwerinda ku nsonga z’abantu abagambibwa okubuzibwawo wamu n’eddembe ly’obuntu mu Ggwanga.