Omukubiriza w’Olukiiko olukuku olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga enkya yaleero akedde kulambuLa mulimu ogwokuzimba ekitebe ekiggya ekya Disitulikiti y’e Jinja e Kagoma.
Ono awerekeddwako Ssentebe wa LC5 Titus Kisambira, Omubeezi wa Minisita ow’ebibiina byobwegassi Frederick Ngobi Gume era nga ye Mubaka akiikirira Bulamogi North West.
Bya Baleke Trevor Solomon
Sipiika alambudde ekitebe kya Disitulikiti y’e Jinja ekizimbibwa

