SIPIIKA ALAGIDDE BANOONYEREZE KU GLOBAL ALLIANCE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga alagidde Minisita w’ensonga ez’omunda mu Ggwanga, abebyokwerinda wamu ne Minisita w’ebyobusuubuzi okunoonyereza ku mirimu egikolebwa Kkampuni ya Global Alliance.
Kino kizze oluvannyuma lw’omubaka Kemirembe okwemulugunya nti Kkampuni ejja ssente ku bavubuka nga ebasuubizza emirimu nebatagifuna.
#PlenaryUg
Share.

Leave A Reply