Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Sipiika alagidde Ababaka bonna ababadde ebweru w’eggwanga obutakiika mu Palamenti

March 12, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Kilak North County esangibwa mu Disitulikiti y’e Amuru Hon. Dr. Anthony Akoto Osei alagiddwa okwamuka Parliament of Uganda oluvannyuma lw’okutegeeza Palamenti nti yabadde ayiseeko mu South Korea ne South Africa wabula bweyatuuse ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe takebereddwa oba nga alina ekirwadde kya Corona Virus (#COVID19).Omukubirizi w’Olukiiko olukulu Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga amusabye addeyo abeere mu kifo waba yekuumira okumala enkau 14.