Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,003 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Sipiika agaanyi Ababaka okwogerera Bbanka y’Ensi yonna ebisongovu

August 23, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuka wa Siipika, Thomas Tayebwa avuddeyo nagaana Ababaka okuddamu okubaako kyeboogera ku nsonga za Bbanka y’Ensi yonna okuteeka envumbo ku Uganda.
Ono agamba nti Gavumenti eri mu nteeseganya ne Bbanka eno nga ebimu ku bigambo Ababaka bye bakozesa biyinza okwongera okusajjula embeera.
Sipiika asinzidde ku bigambo Ababaka byebabadde boogera naddala eby’omubaka wa Munisipaali ya Bugiri, Hon. Asuman Basalirwa agambye nti agenda kutwala Bbanka y’Ensi yonna mu Kkooti nga agivunaana okugaana okuddamu okuwola Uganda ensimbi.