Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 40 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

SinoHydro mwebale kukola mulimu mulungi – H.E Museveni

September 27, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Okutongoza ebbibiro ly’amasanyalaze erikola 600MW erya Karuma Hydropower Project erisangibwa mu Disitulikiti y’e Kiryandongo mawulire malungi nnyo era twolekera ekkubo ettuufu. Nebaza Bannamukago okuva e China abatuwa ensimbi ebintundu 85 ku 100 ffe netwongerako ebitundu 15 ku 100 okuva mu kittavvu kyobubagagga obwensimbo okusobola okuzimba ebbibiro lino amakula.
Nsiima nnyo China naddala SinoHydro olwokukola omulimu omulungi.”
#ffemmwemmweffe