Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Singh talina mpapula za buyigirize.

November 27, 2015 · Mubiru Ali

Okuvuganya kwa Katongole Singh ki kifo ky’obubaka bwa Palamenti obw’amambuka ga Lubaga ku Kaada ya NRM kuguddemu omukoosi, kooti enkulu ewadde ensala yaayo ekakasizza nti Singh talina mpapula za buyigirize bwa s. 6 zimusobozesa kuvuganya ku kifo Kino.
Kino kiddiridde oluvannyuma lwa Brian Tindyebwa eyamuggulako omusango the kooti ng’amaze okumuwangula mu Kamyufu ka NRM. Era bwebityo Katongole ayolekedde akalulu ka 2016 okukalaba obulabi.