Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Sinakwata ku ssente wabula eyaleeta ekiteeso simwesiga – Hon. Luttamaguzi

May 30, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Luttamaguzi Paulson Ssemakula avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa nti yomu ku bafunye obukadde 25 obutateeka mukono ku kiwandiiko ekiggya obwesige mu bakkamisona ba Palamenti 4 abeggemulira ensimbi ezisoba mu kawumbi nga agabamba nti ye ekikyamugaanye okuteekako omukono kwekuba nti omuntu eyaleeta ekiteeso kino Theodore Ssekikubo (Lwemiyaga County) tamwesiga okuba nti kyakulemberamu kiyamba Bannayuganda kuba mu mwaka gwa 2017 tabalyamu olukwe nawagira okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti.