Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Sinakungaanya ku bantu – Hon. Anite

August 9, 2020 · Mubiru Ali
Hon Anite Evelyn avuddeyo ku katambi akatambula ku mikutu gya ‘social media’; “Abantu abalabibwa nga batambula mu bungi mu katambi akatambula ku ‘social media’ terwabadde lukungaana lwa byabufuzi. Sinategeka ku lukungaana lwonna yadde abantu bange era sabaddeyo. Wabula abantu bano bakungaanya okwaniriza emotoka zigaffemulago nga zireeteddwa mu Koboko Municipality.”