Sinakukusa biwandiiko biteeka mu fayiro – Sseggona

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Munnamateeka Medard Lubega Sseggona yegaanye ebigambibwa nti alina ebiwandiiko ebirala byakukusizza nabiteeka mu fayiro z’abalamuzi. Agamba nti ebirayiro byombi byasindikibwa nga birimu buli kimu nga 6 Feb ne 8 Feb 2021. Bweba nsobi mu ntegekeka y’empapula obuvunaanyizibwa abukirizza. Kkooti egenze mu kuwummulamu kwa ddakiika 10.

Share.

Leave A Reply