Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 309 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Simba ewadde eddwaliro lya Mubende bbulangiti 400

July 30, 2017 · Mubiru Ali

Luboggola Simba nga yeeteekerateekera Ekiggumda Ky’omwaka,  mu mutima gwayo omugabi,  ewadde ddwaliro lya Gavumenti ery’e Mubende (Mubende Referral Hospital) bbulangiti eziweredde ddala 415 ziyambeko abalwadde mu ddwaliro lino. 

Akukira okuyiiya ebigenda ku mpewo za Simba ate era nga y’akulembeddemu enteekateeka eno, JJ Ssemanda agambye nti kaweefube ono yenyigiddwako mikwano gya Simba amakampuni agalina omutima omugabi omubadde Africell,  Star Times ne Ttiimu ya KCCA ezegasse ku Simba okuggusa kino so nga ate Ttiimu ya  KCCA yakkirizza n’okuzannya ne Ttiimu ya Ffemmwe Mmweffe FC omupiira e Mubende era nga ekkubo eddala ery’okukungaanya bbulangiti .

Kyo Ekiggunda Ky’omwaka wetwogerera nga kubuzaayo mbale bubazi nga kya Sande ejja ekibanyi kiryoke kigwe n’amenvu mu Las Vegas wa Simba e Kavumba era nga okuyingira kwa mutwalo gumu gwokka (10.000).

Ttiiru Ttiiru Ttiiruula Weetiiyuule ” .