Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 660 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Sijja kuweera ku kya UPDF okukuba abavubi – Kadaga

June 11, 2019 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo neyerayirira obutassa mukono okutuusa nga bekikwatako bavuddeyo nebamunnyonyola lwaki eggye lya UPDF lyogerwako ensangi zino nti lutulugunya abavubi ku nnyanja.
Okwogera bino yabadde asisinkanye abakulembeze babavubi okuva ku kizinga ky’e Sigulu abamusabye agende mu maaso n’okuboogerera ku nsonga y’okutulugunyizibwa eggye lya UPDF era naye nabagumya nti talina gwajja kuttira ku liiso.