Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Sijja kuva mu offiisi kikafuuwe – Amb. Otaala

November 29, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka wa Yuganda e Kenya eyetaba mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM ku kifo ky’omubaka omukyala owa Tororo nebamuwangula Amb. Awere Phibby Otaala akombye kwebaza eriibwa nti kikafuuwe okuwaayo offiisi eri Omubaka omupya eyalondebwa Hassan Ggaliwango era namulabula obutetantala kulinnya kigere kye mu Nairobi.
Otaala agamba nti waliwo Ebitebe bya Yuganda 5 ebitalina babaka nti eyo gy’aba alaga. Ono agamba nti asobola okugenda e China, Japan, Angola oba Geneva naye nti bwaba nga bamusunsula kugenda Nairobi ebyo bamuwa byoya byanswa. Agamba nti tanatuuka kuvaayo kuba Nairobi etandise okumuwoomera.