Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 330 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Sijja kulekulira – Norbert Mao

February 16, 2021 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao; “Sijja kulekulira wadde nafunye ababaka abatawera 15 nga bwenasuubiza, kuba mbeera nga alemereddwa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwange. Ekisuubizo ekyo nakimenyawo dda nga okulonda kwa 2021 tekunatuuka oluvannyuma lw’abakulembeze mu DP okundabula obutaddamu kwogera bintu ng’ebyo.”