Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 782 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Sijja kulekulira – Minisita Amongi

March 2, 2023 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku Kikula ky’Abantu, Abakozi n’Embeera z’abantu Hon Betty Amongi; “Sisobola kulekulira. Ndekulira ntya nga navvumbula obubbi mu NSSF Uganda nga n’omulimu ogukoleddwa Akakiiko gukakasizza kyembadde ngamba nti wabaddewo okukozesa obubi obuyinza mu NSSF okumala emyaka 10?”