Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live

Sijja kugenda ku kabaga ka Gen. Muhoozi – Big Eye

April 22, 2022 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Omuyimbi Big Eye StarBoss; “Sirina nsonga enetabya mu kabaga kamazaalibwa ga Gen. Muhoozi Kainerugaba kuba embeera eno embi gyempitamu kati tavangayo kunsaasira so nga byonna ebintuukako bizze lwakuba nwanirira Gavumenti eno ye gyannyumirwa. Omulimu ggwange gwaggwawo. Benyiizizza mu nsonyiwe. Naye mwebale kumpita.”