Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 310 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Sigobangako babuulizi banjiri ku nguudo – RCC Hudu

February 28, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka wa Pulezidenti owa Disitulikiti y’e Kampala Hudu Hussein Kahandi avuddeyo nakuba enkyuukira ku byokugoba ababuulizi b’enjiri ku nguudo mu Kampala nategeeza nga bwatayiza kuggula lutalo ku Katonda. Ono ayongeddeko nti kirabika abakiwandiika nti yagoba abantu bano ku nguudo bakitwata bubi.
Kinnajjukirwa nti Hudu bweyali ku ssengejjero ly’amawulire ga Gavumenti (Uganda Media Centre) yategeeza Bannamawulire nga bwawadde nsalessale wa nnaku amakumi 30 eri abo bonna abali ku nguudo nga mwemuli; abatembeeyi b’okunguudo, abaana abasabiriza nabo ababuulira enjiri nga baamuse enguudo z’ekibuga Kampala.