Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live

Sigenda kuddamu kwesimbawo – Winnie Kiiza

July 14, 2020 · Mubiru Ali
Eyaliko Leader of Opposition era Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC nga y’e Mubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kasese Winnie Kiiza avuddeyo nategeeza nga bwanyuse eby’obufuzi.
Ono agamba nti ebisanja 3 byabadde mu Palamenti bimala kawummule wabula nga ajja kusigala nga yenyigira mukulwanirira enkyuukakyuka wabula nga teyesimbyewo.
Ono agamba ayagala ebeere eky’okulabirako eri abalala bamanye nti tebalina kulwa mu buyinza kuba y’omu kubabadde batambuza omumuli guno.