Omubaka akiikirira Bugweri County Abdu Katuntu, avuddeyo n’ategeeza nga
bwatagenda kuddamu kwesimbawo mu 2021 okukiirira ekitundu ekyo. Ono
agamba nti emirundi 4 gyalondeddwa abantu b’ekitundu kyakiikirira
gimala.
Bino yabyogeredde mu kuziika Esinasi Negesa Nagwomu, Maama
w’omubaka Moses Nagwomu, akiikirira Bunyole County ku kyalo Kachonga mu
Kachonga Sub County, Butaleja District.
sigenda kudda mweraba – Katuntu

