Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live

SID ekutte 3 abagambibwa okutunda abaana abawere

September 9, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole ekikola kukunoonyereza ku misango ekya CID mu Uganda Police Force Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga Abasirikale okuva mu SID bwebakutte abantu 3 nga kuliko nomusawo nga kigambibwa nti bano babadde benyigira mukubba n’okukukusa abaana abawere.
Bano basangiddwa n’obukadde 64 bwebabadde bagenda okugulamu omwana omuwere ow’emyezi 2 okuva ku Maama we e Kitende nga bamutwala South Sudan. #SimbaNews