Blog Archives

KADONGO KAMU

Presented by Ssalongo Ssewakilyanga – plays exclusively Kadongo Kamu music, referred…

KYEWUNYISA

Kyewunyisa is a discovery show that brings you strange but true…

OLUWOMBO

Oluwombo is our weekly news round up program that reviews the…

OMUSAWO WA SIMBA

The Doctors show, when we host a Doctor in the studio…

SIMBA GOSPEL

Uplifting talk and music for Sunday morning as you wake up…

AFRICAN MUSIC SHOW

It’s pure African music through the night. All your latest songs…

EKIGGUNDA

Radio Simba’s club mix Show with non Stop continuous music, presented…

MUKULIKEEYO

Our evening drive show, featuring the best in humor, music, fun…

SIMBA TAXI

Our Feature rich mid-morning radio show that takes you through the…

LIsten Live

Ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey'Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe 
#AFCONQ2025
#SSDUGA

Ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey`Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe
#AFCONQ2025
#SSDUGA
...

39 1 instagram icon
Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
 #ffemmwemmweffe

Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
#ffemmwemmweffe
...

38 8 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z' Kiteezi.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

18 0 instagram icon
Omuwagizi w'Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera. 
#ffemmwemmweffe

Omuwagizi w`Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera.
#ffemmwemmweffe
...

28 1 instagram icon
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w'emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
 #ffemmwemmweffe

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
#ffemmwemmweffe
...

36 2 instagram icon