Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
Shiek Muzaata mulamu – Supreme Mufti
December 3, 2020 · Mubiru Ali
Supreme Mufti Sheikh Sulemani Ndirangwa avuddeyo nnasambajja ebibadde bitambuzibwa nti Sheik Nuhu Muzaata Batte afudde. Supreme Mufti agamba nti Sheik Muzaata ali mu mbeera ewa essuubi era tumusabire.
Akatambi akatambuzibwa ku ‘Social Media’ kagiddwa mu katambi akabadde mukuziika Hajati Mayimuna Nalubega okwabaddewo nga 2 -December – 2020 e Mbarara.