Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 747 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.

August 19, 2026 · Radio Simba

🚨 Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
Namutebi akirizza okumenya ennyumba y’omutuuze nayingira nabbamu ttivvi eno emisana ttuku. Ono agamba nti ekimubbisizza ttivvi abadde anoonya ssente zakuggyamu lubuto muganzi we lweyaleka amufunyisizza namusuulawo naddukira ku kyeyo.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News