Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 360 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Sejusa tugenda kumukolako abeere kyakulabirako – Ofwono Opondo.

February 1, 2016 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo agamba nti Sejusa tali bweru wa mateeka nti era Gavumenti egenda kumukolako abeere kyakulabirako eri abajaasi, abaserikale n’abalala abagwa ku kkowe eryo.

Opondo bino abyogeredde ku kkungaanyizo ly’amawulire erya Gavumenti mu Kampala ku kukwatibwa kwa eyali akulira ebitongole ebikessi mu ggwanga General David Sejusa, eyagombeddwamu obwala eggulo okuva mu makage e Nagulu mu Kampala nga kati ali mu mikono gya magye.