Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
Security eri tight mu Kiggunda, teriiko kubuuza – Fred Enanga
July 20, 2015 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Police Fred Enanga asiimye emirimu Radio simba gyekola okuweereza n’okuyigiriza abantu gattako okubasanyusa. Enanga era akakasizza nti police weeri nnyo ku kiggunda Ky’omwaka nga 02 August e Nakivubo era nga eby’okwerinda bigenda kubeera gguluggulu nga bakozesa tekinologiya omupya mu by’okwerinda.