Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
SC Villa eyanjudde Dan Mubiru nga Manager
November 19, 2021 · Mubiru Ali
Eyaliko omusambi wa SC Villa Dan Mubiru aka Mujapani ayanjuddwa eri abasambi nga Manager wa ttiimu omuggya nga asikidde Joram Mugalu Luyimbazi. Ayanjuddwa nga waliwo ba Mmemba ba Executive Committee 3.
#SCVUpdates| #WeAreTheJogoos| #TheJogoos