SC Villa ekubye KCCA FC ggoolo 2 ku 1

#SimbaSportsUpdates;
SC Villa ekubye KCCA FC ggoolo 2 ku 1 mu liigi ya StarTimes Premeir League ng’omupiira gubadde wali ku kisaawe ky’amaggye e Bombo.
Yo Bright Stars FC ekubye MYDA ggoolo 3 ku 2 nga guno gubadde Kavumba, BIDCO/Bull FC ekubiddwa URA Football Club ggoolo 2 ku 0 nga guno gubadde ku Kyabazinga Stadium e Bugembe. ONDUPARAKA FOOTBALL CLUB ekoze maliri ne Wakiso Giants Fc nga guno gubadde ku Green Light Stadium mu Arua. Uganda Police Football Club ekubye Busoga United FC ggoolo 3 ku 0 nga guno gubadde ku MTN Omondi Stadium e Lugogo.
#SCVKCC
#SCV #TheJogoos 🔵🔴✌🏾

Leave a Reply