Sanchez wakulayizibwa nga Prime Minister wa Spain

Sanchez 46, agenda kulayiziwba nga Prime Minister mu maaso g’omukulembeze ow’ensikirano Felipe VI mu lubiri lwe olwe Zarzuela mu kibuga Madrid.

Ono adda mu kifo kya Mariano Rajoy gwebagyeemu obwesige olwobulibwenguzi obukudde ejjembe mu kibiina kye ekya Conservative Popular Party (PP).

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
nrm efulumizza enteekateeka yayo eya 2021