Salaamu Musumba Proscovia addukidde mu Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
KADAGA AVEEYO;
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Proscovia Salaamu-Musumba nga ayita mu Bannamateeka be aba Isabirye and Co. Advocates addukidde mu Kkooti Enkulu e Jinja nga ayagala essazeemu okulondebwa kwa Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga nga Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kamuli. Ono era ayagala n’akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda nako kajje kabitebye nga agamba nti kaleka emivuyo okugenda mu maaso.
Share.

Leave A Reply