Sakwa atutte DPC ne Diso aba Disitulikiti y’e Jinja mu Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kkooti e Jinja efulumizza ekiwandiiko kibakuntumye, mweweredde aduumira Uganda Police Force mu Kiira Region, Paul Nkore ne DISO wa Disitulikiti y’e Jinja, Fred Musoke enaku 15 bewozeeko ku musango RDC Eric Sakwa gwebavunaana ogwokukozesa obubi obuyinza bwabwe.

Bya Baleke Trevor Solomon

Share.

Leave A Reply