Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

‘rwanda yaweze ebyamaguzi ebiva e yuganda’ – Kutesa

March 13, 2019 · Mubiru Ali

Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Hon. Sam Kahamba Kutesa avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ya Rwanda bweyaweze ebyamaguzi byonna ebiva mu Yuganda.

Kutesa ayongeddeko nti newankubadde Gavumenti ya Rwanda yabadde ekkirizza emotoka okuva e Yuganda okuyingira Rwanda naye ebyamaguzi okuva e Yuganda tebikyakirizibwa kutundibwa mu Rwanda.

Ayongeddeko nti Gavumenti ya Rwanda ekiriza motoka ezo zokka ezetisse ebyamuguzi ebiva mu nsi endala nga biyise Yuganda bigende ย e Rwanda oba nga ziyita Rwanda okwolekera Democratic Republic of Congo n’ebitundu ebirala.