rwanda etuwaayiriza – sam kuteesa

Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Sam Kahamba Kuteesa avuddeyo nasambajja ensonga Minisita bwebakola omulimu gwegumu e Rwanda Richard Sezibera nti Yuganda ewa obubuddamu ebibinja by’abayekera abaseketerera Gavumenti ya Rwanda era nga bakoze ennumba eziwerako nga basinziira mu Yuganda.
Ono agamba nti kino sikituufu. Kuteesa agamba nti yewuunyizza nnyo okulaba nti Gavumenti ya Rwanda yagaddewo ensalo ye Gatuna.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Zaake yatoloka mu ddwaliro nga ayambibwako abasawo – H.E Museveni