Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Rukutana alangiriddwa ng’omuwanguzi w’akamyuufu
September 23, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko ka National Resistance Movement – NRM ak’ebyokulonda kavuddeyo nekalangirira Omubeezi wa Minisita ow’ebyemirimu Mwesigwa Rukutana ng’omuwanguzi w’akamyuufu aka Rushenyi County nga asinze munne Kabasharira Naome obululu 20.