Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Rubongoya, Nubina Li ne Nobert bakyalidde ku babaka ba NUP e Kigo
February 25, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga enkya yaleero ye, Nubian li ne Nobert Elber Ariho bagenzeeko mu kkomero e Kigo okukyalira ku Hon. Allan Ssewanyana ne Hon. Muhammad Ssegiriinya. Bano bamaze emyezi kumpi 6 mu kkomero. Ategeezezza nti bano bakyalajana okufuna obwenkanya.