Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Rtd. Col. Dr Kizza Besigye azirikidde mu Kkooti Enkulu olwaleero oluvannyuma lwokumuteekako empingu nga bamukakanya bwavudde mu mbeera.

July 29, 2026 · Radio Simba

🗳️ Rtd. Col. Dr Kizza Besigye azirikidde mu Kkooti Enkulu olwaleero oluvannyuma lwokumuteekako empingu nga bamukakanya bwavudde mu mbeera.
Besigye asoose kuwakanya kya mujulizi kuyimirira mu kagulu okutandika okuwa obujulizi. Besigye abadde ayogerera waggulu ategeezezza nti ebikolwa byayise ebyobumenyi bwamateeka birina okukoma era nagezaako okuva mu kaguli wabula Abasirikale b’ekitongole ky’amakomera ne bamulemesa. Besigye ategeezezza Omulamuzi okulekerawo awo okuyisa olugaayu mu Ssemateeka.
Omuzungu naye aleeteddwa mu musango guno okuwa obujulizi ku Dr. Besigye ne banne.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News