Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Rt. Col. Dr. Kiiza Besigye ateeredddwa mu motoka agafemulago naddusibwa .u Ddwaliro oluvannyuma lwokuzirikira mu kaguli.

July 29, 2026 · Radio Simba

🗳️ Rt. Col. Dr. Kiiza Besigye ateeredddwa mu motoka agafemulago naddusibwa .u Ddwaliro oluvannyuma lwokuzirikira mu kaguli.
Dr. Besigye avudde mu mbeera oluvannyuma lw’omulamuzi Baguma Emmanuel okukiriza oludda oluwaabi okuleeta omujulizi asooka ngono Munnansi wa Amerika, Andrew Wilson okutandika okubalumiriza.
Besigye avudde mu mbeera natandika okukuba emmeeza nga bwalwanagana n’Abasirikale b’Amakomera ababadde bamulemesa okuva mu kaguli.
Omulamuzi Baguma amulagidde obutabaako gyalaga era abamakomera ne bamuteeka ku mpingu wabula ono nasigala ngalekaanira waggulu ekiwalirizza Omulamuzi Baguma okufuluma Kkooti.
Bya Christina Nabatanzi

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News