Ronald Mayinja komyawo essimu yange – Munnamawulire

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamawulire wa Observer Yudaya Nangozi addukidde ku

Uganda Police Force ya Salama Road nga ayagala emuyambe ewalirize omuyimbi Ronald Mayinja amuddize essimu ye gyamugyeeko.
Nangozi agamba nti akoze interview ne Ronald Mayinja yassaawa bbiri mu maka ge e Munyonyo wabula oluvannyuma ngewedd, Mayinja nasituka n’essimu ya Munnamawulire nga agamba nti akatambi k’eddoboozi kabadde akutte kagenda kumuleetera ebizibu ne Gavu menti. Omusango guli ku fayiro nnamba; SD:REF 29/7/1/2021 Salaama Road Police Station Case: Theft of phone
Complainant: Yudaya Nangozi Suspect: Mayinja Ronald
Share.

Leave A Reply