ROBERT KAGOLO AZIIKIDDWA E GOMBA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamawulire Robert Kagolo, eyaliko Pulezidenti w’ekibiina ekigatta Bannamawulire ekya Uganda Journalists Association- UJA aziikiddwa olunaku olwaleero ku kyalo Namabeya, e Gomba.
Robert yafudde oluvannyuma lwokukubwa amasasi omusirikale w’eggye ekkuumabyalo erya LDU. Uganda Police Force yabakanye dda nyoggwayo ogwokunoonyereza ekyaviiriddeko owa LDU okukuba Kagolo amasasi.
Share.

Leave A Reply