RDC w’e Iganga agaanye akawunga k’omubaka Panadol abantu bakegabidde
Amawulire agava e Iganga galaga nga Hon. Mugema Peter Panadol-Iganga’s Heart akiikirira Iganga Municipality bwatutte akawunga okuduukirira abantu bakikirira wabula mbu RDC wa Iganga Eva Kwesiga nagaana okukakwata. Omubaka Panadol asazeewo okuleka awo emotoka ebaddeko akawunga ku kitebe kya Disitulikiti era abantu olukitegeddeko nebagenda bagygabira.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!