Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 510 listening Simba FM Live

RDC Eric Sakwa asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kirinnya

April 24, 2020 · Mubiru Ali

RDC Eric Sakwa atuusiddwa ku Kkooti ya Jinja Magistrate Court wakati mukusaakanya kw’abantu nga bewuunya nti naye akwatiddwa. Ono asindikiddwa mu Kkomera e Kirinnya okutuusa nga 13-May-2020 ku misango okuli obubbi wamu ne Manslaughter.