Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 396 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

RDC agaanye Bobi Wine ne banne okusula e Maracha

December 7, 2020 · Mubiru Ali
Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP; “Tumalirizza okunoonya akalulu e Terego netulowooza nti tunasula wano. Wabula RDC natulagira tufulume Disitulikiti eno. Netusalawo tugende tusule e Maracha wetugenda okutandikira enkya ku makya, oluvannyuma lw’okuvuga olugendo olwo lwonna olw’essaawa emu n’ekitundu, tusanze wooteri zonna e Maracha bazigaanye okutusuza!
Tusazeewo tuvuge olugendo oluwanvu tugende tusule mu Arua, katusuubire amaggye ne Poliisi tebatugaane okusula mu Arua era.” Wabula agavaayo galaga nti Poliisi era ebagaanye okuyingira mu Disitulikiti y’e Arua nebalagira okudda gyebava.