Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 63 listening Simba FM Live

RCC wa Kampala akyaddeko e Mengo

May 31, 2022 · Mubiru Ali
RCC wa Kampala Amina Nanziri Lukanga n’olukiiko lwe, bakyaddeko e Mengo nebasisinkana Katikkiro ne Baminisita ba Kabaka ab’enjawulo.
Katikkiro Charles Peter Mayiga agambye nti Obukulembeze bwetaaga okuwuliziganya kubanga kireetewo okutegeeregana. Amusabye alwanyise nnyo mukenenya afumbekedde mu Bavubuka.