Radio Simba ewadde Katwe Health Centre III amabaati

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Olunaku lw’eggulo Radio Simba yatuukirizza ekisuubizo kyeyakola mu mwaka gwa 2019 nti yo n’abawuliriza baayo nga bayita mu Ngule ya Radio Simba World Cup y’Olulimi n’okumanya 2019 baali bakugulira ennyumba z’abasawo b’eddwaliro lya Katwe Health Centre III erisangibwa mu Bugabo LCI, Kalokola Parish, Ddwaniro Sub County mu Disitulikiti y’e Kiboga amabaati singa banaaba bazimbye nebatuuka ku kusereka.
Olunaku lweggulo twawaddeyo eminwe gy’amabaati 110, emigongo 30, emisumaali wamu n’obupiira obuyitamu emisumaali egisereka. Bino byonna nga bigenderera kutumbula bya bulamu mu kitundu kino.
Buli alina kyewawaayo, Mukama Katonda akusasule musera. Ffe Mmwe Mmwe Ffe
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro